Ab'e Ssabagabo Kibibi-Butambala baleese Amakula

Olwaleero nga 18th, January, 2018, abantu ba Ssabasajja okuva mu Ggombolola Ssabagabo Kibibi-Butambala baleese Amakula embuga. Amakula gano bagakwasiza Katikkiro w'ebyalo bya Kabaka Owek. David Lubega Mutunzi.

Nga ayogerako nabo, Owek. Mutunzi akatirizza amakulu agali mu kuleeta Amakula embuga. Agambye, Amakula galeetebwa abantu ba Kabaka okulaba nga embiri zza Kabaka temugwaamu mmere. Ekirala, Amakula lwe lutindo olugata Kabaka ku bantu be butereevu.

 

Tukuletedde ebifananyi ebiraga nga omukolo nga bwegubadde.

Emmotoka nga ekubyeeko Amakula agaaletedwa okuva mu Ggombolola Ssabagabo Kibibi-Butamabala

Abantu ba Kabaka okuva e Ssabagabo Kibibi-Butambala nga balaga Owek.David Lubega Mutunzi Amakula gebaaleese

 

Abantu okuva mu Ssabagabo Kibibi-Butambala nga bakwaasa Katikkiro w'ebyalo bya Kabaka Owek.David Lubega Mutunzi Amakula gebaleese.

Our Branches

Who We Are

Buganda Land Board is a Company that was entrusted to manage Buganda Kingdom land that was returned under the restitution of Assets and properties Act 1993, Cap.247 which included the 350 sq. miles and over 300 sq. miles returned in the agreement signed between the president of Uganda and His majesty the Kabaka of Buganda in August 2013.It has branches and service centers in all the 18 counties of Buganda to offer effective service delivery to all its clients.

Subscribe to our news letter today.

Contacts

For general information Please contact Buganda Land Board:
  1st Floor Masengere Building-Mengo
  This email address is being protected from spambots. You need JavaScript enabled to view it.
  +256 312-263-741/2
  +256 730 363 742
  Tollfree:0800140140
WhatsappNo:+256730363742